Don't scroll, search for it here...

Conjolted Poetry

Conjolted Poetry

Friday, 6 July 2018

Eessubi Nina,

Eessubi Nina, 

Nalengela omukyala mukiduula nga chaali amugamba ngenda kunywegera nkusikemu omusayi, 
Omkyala yamugamba, "ababuvubuka bantabide ekimala naye gwe ssebo osuse kidiba waalayi."
Twali tulya nkuuka, tunyumirwa omuziki omusaja netumulengera nga atukiiriza embeera... 
Omukyala yamukwata mukiwato, nanyiga ebeere nga akamula omukyungwa,
Byatusuka ko naye nga tetulina wa kukyuka ekitufu kyo kirinti nataandika nobegoomba. 

Naye esuubi nina, newankubade owaye siyina gwe nyiga, essuubi lyo niina! 

Lulituuka nga nange nkayeh naye nga siri mukiduula,
Eera niinze nga nange ewato nkwata paka enkeera,
Nga nange bankubira amasiimu esiuma mbula disuula,
Nga ntambula mu bireh ne mukyala wange tweyagala, 
Nga nywegerah tere atunyumiza nanti twasiba empeta,
Newankubade ekisibo ki tulumbyeh tuja linda nga tebukya tintiima.

Wabula nesuunze nga mwattu bangulila ebirabo,
Ebya bagalana mubimanyi biba bijude amasape,
Nga kwendi wali kwa akiiba one time sagala atabijuwa,
Nga mama wabana afuumbye akamere  akawowo kakukusa, 
Nga ntuyanye mpede emirimu naye nga nina omunyumiza, 
Mutabireh, mutijise, muwaneh anti teri amusiinga!
Ko yeh nti, " honey nawe, lekelawo okunkubaganya!"
Nve muba mulondolo nyigireh naye mukikunta!
Ko nze, "leero luno kumpulieh nga wasuuka okunkokonya!"

Hoo! Banange essubi niina, lyo lyansuka ko...
Nga sikyali musabaze, nga Ssebo nafuuka duriver, 
Nga yeh conductor buli wenyongeza omuliiro aba takyayitaba! 
Aba wereeza amataba leero sitontomera bajunior, 
Nga nesunze olubozi lwe kiiro nga tetuuna nyiiga, 
Nga tetuunaba kweyokya nabigambo kuda mukwekuba migongo!
Wabula nesunze ninga omwavu aliinze enkoko ya Christmas, 
Neera engoye nazitegeka, nazigolola nga bankyayeh!


Kyoka byona nali ninna,
ekitufu kirinti omukwano simwangu gwakutegera! 
Kati musaja watu Nada Ku kateebe nasigaza kwegomba,

Eesubi sikiwa nti nina...

No comments:

Post a Comment