Don't scroll, search for it here...

Conjolted Poetry

Conjolted Poetry

Tuesday, 8 December 2015

NTontomera Ki?

Ntontome ntontome? Tontoma

Ntontomera mukwano
Ogutambuza abantu nebetala nga balalo
nga banonye bi baby ebinenyeza ebitone
mubidandali kubanga byesaze ebikunta-
ebizula nebitwambusa nga ruler kumbe
baba besisisa oluntu kuba tebagala zula
konze lwaki wesaze akantu akalinga akaso
kana kusala ko ye, "nanti nize ba'ta!

Ntontomera omukwano kubanga;
guli mu omuzanyo ogunyuma nga kwepena...
Nanti musoka kwebusa nga mwepena,
nemwewunza wunza nga abatakubidwa,
paka webakukwasa nebakuba paka-
kejenge wena wena amaaso negemola
nga kubidwa akayaga!

Ntontomera omukwano kubanga;
gwe gusinga, gujud katemba munji nti;
"njakwagala paka emunynye wezinbula wo-
mubuwebgula kumbe ali mu aiziru-
abulawo nga lumu! Ngo'maze serekerera!

Ntontomera omukwano kubanga gwo guwoma.
Newebakusiika batya odamu totya,
oba nga filimu star- nanti yeh tafa!
Ateh mu part 2 akomawo obuwomi yabuzula,
bulinga omuzigo kasta okombako
obanga akubidwa k.o kubanga teri ekigusinga!

Ntontome ntontome?

Ntontomera jaja God, liso dene,
omugabi womukisa, omumasu webisabo,
omugabi webirabo, teri amukira, teli amudirira,
eri amukika mu, teri ali muyisa kubanga
yagaba omukisa, ateh lwa yeh teri antisa!

Ntontomera jaja God atusigaza kubugere- gere
kubanga atugezesa tayagala abensalwa abatasiima
lwa nsonga  omukwano gwayina tegutegerekeka,
gunyirira ngo buwengula obyiringita enkuba yenjuba-
esobola otusanya wo, oba otuuzaawo nga tufa!

Ntontomera jaja God owamanyi nowe dembe ,
atuwa- natujako, atuwobulamu nomukiisa,
atukulembera nga tumwesiga,Atukuma nga tutide,
 atulisa nga tuli bayala, atusomyiwa nga twonona,
atugezesa obuguminkiriza, nga twezula ng'ebirombe-
olumala natudirira natuwemikisa!

Ntontomera jaja God olwobuyinza bwayina otusaanyawo.
Tuli ku kifu, tetuli bakiriza, tunonyereza nga ababi,
tudeno ne tuderi, tononya kitufu
Oyinza olowoza amaaso tetuyina,
Naye jaja God yetalookeera newankubade;
tusigala tusiinza kinusu nga tukyekute ko nge ekinusu.

Ntontome ntontome?

Ekizibu nyinza otontma okikesa nga abe ki kiri
Abazina swiri riri, kubanga sente zakubye,
Atewezikuba zigonza, naye nze neda zizekikesa,
nze nensonga etubatisa wano mpola nga tu tontoma
ateh nga yo esonze ku mukwanko ne katonda; sibye bimu?
ateh nga byombi kunsi tubyetaga nga omwana weyetaga mama

Ntontome ntontome?

Newenkiiza mu lusoga mba teri batisa,
ateh mba tikigemeisasa kisa, nkinweza,
nakigeta mehmale nakisasanya kya yambuka,
ngo omuka oguvireh muziiko.. ayeh tida babuza,
kandireh kunsonga eya lero eyo ku bakena ayeh tidi oba munagena!

Ntontome ntontome?

lero ekindese okutontoma nga sinaba kuda bugwanjuba
kiri nti kano akaznyo ako kutontoma
kayina okuba nensonga luvanyuma.
Eyange mu bufunza-fiza eilinti;
buli kikolebwa kunsi kitambulila kumipira jya mukwano...
ate omukwano guva wakatonda- nera temukyerabira

Ntontome ntontome?


No comments:

Post a Comment